Omulimo gw'okuwenja abantu 18, abaabuzibwawo gukyatojjera. Ku luno, Mathias Mpuuga Nsaba, yagenze Kikandwa ekisangibwa mu disitulikiti ye Mityana gyayasinziidde okuwayamu nabenganda za Mustafa Luwemba awamu n'abataka ku mayitire g'omuntu wabwe gwebataddangamu kulaba neguno gwaaka!
#bringbackourpeople
#accountabilityandservice
Ещё видео!