Omubaka wa Nyendo-Mukungwe mu Paalamenti era omumyuka wa Pulezidenti wa NUP mu Buganda, Mathias Mpuuga alangiridde olutalo kakuuse ku bannakibiina kya NUP avumaganya ekibiina nekituuka n’okusongwaamu olunwe, mu ngeri ya nanyini kiggwa ya kiwebuula. Mpuuga, abadde mu nsisinkano n’abakulembeze ba NUP e Masaka, wabula wabaddewo akanyoolagano ng’Olukiiko terunatandika ng’entabwe eva kwani abadde abalina okubeera mu lukiiko luno.
![](https://i.ytimg.com/vi/WETIxVKRsMA/maxresdefault.jpg)