Akulira abasawo b’ekinnansi Slyvia Namutebi amanyiddwa ennyo nga Maama Fiina eyingidde mu nsonga z’ettemu ly’e Luwero omwana ow’emyaka munaana Yasin Serunga bweyasalibwako omutwe.
Maama Fiina olwaleero akyalidde ku famile y’omwana ono nawera nga bwagenda okukwatagana n’abobuyinza okulaba ng’omutemu oba abatemu abakola kino bakwatibwa.
Ono era ategezezza nga bwagenda okukola ekikwekweto ttokowenja mu basawo b’ekinnansi abafere. Bazadde b’omwana ono bakyali mu kutya era nawaka badduseewo. #NTVNews #Akawungeezi
For more news visit [ Ссылка ]
Follow us on Twitter [ Ссылка ]
Like our Facebook page [ Ссылка ]
![](https://i.ytimg.com/vi/h3g89ky0h7U/maxresdefault.jpg)