Mukama nteeka teeka
Okuba ekitukuvu
Ekitukiridde
Mu butukuvu,
Nga nkwebaza
Nja kuba ekitukuvu
Ekilamu, gy'oli.
Mukama nfuula
Mbere ekitukuvu
Ekitukiridde
Mu butukuvu,
Nga nkwebaza
Nja kuba ekitukuvu
Ekilamu, gy'oli.
Mukama mpa okutegera,
Obukulu bwo munze
Ennyonta mu mutima gwange
Gwe mukwano omwekusifu
Mukama mpa okutegera,
Obukulu bwo munze
Ennyonta mutima gwange
Gwe mukwano omwekusifu
Abasembedde gy'oli
Be basobola okukumanya,
naye nga
Ennyonta mu mitima gyabwe
Gwe mukwano omwekusifu
Obulungi bwo Mukama
Bweyolekera mwabo
Abasembedde gy'oli
Mumukwano omwekusifu
Mukama mpa okutegera,
Obukulu bwo munze
==== & more...
#ShieldOfFaith
#SOF2019UG
#YesuAsiimwe
#UgandaCatholicWorship
Ещё видео!